Uganda ekkula - Ensolo gye bayita enjiri ojimanyi ?
EBY’OKUYIMBULA munnamateeka wa Dr Besigye bijulidde wiiki ejja omulamuzi yekennenye ensonga zaataddemu ng’asaba okweyimirirwa.
MMENGO ezzizza buggya omukago gwayo n’ekitongole kya Community Integrated Develoment Initiative (CIDI) emyaka emirala etaano okusimba emiti obukadde 2 ...
PULEZIDENTI wa Namibia omuggya olumaze okulayira n’asisinkana ekibinja ky’abasuubuzi Bannayuganda n’abawa ddiiru ez’enjawulo mwe bagenda okusiga ensimbi ensi zonna mwezinaaganyulwa.
ENTEEKATEEKA z’okutuuza Omulabirizi omuggya ow'Obulabirizi bwa West Buganda, Rev. Can. Gaster Nsereko ziri mu ggiya ng’emikolo gya kubeerawo ku Ssande nga March 30, 2025.
OMUTEGESI w’ebivvulu, Abbey Musinguzi amanyiddwa nga Abitex ayatudde obulokozi.
NKUBAKYEYO atabuse ne nnyina ng’amulumiriza okumuweerezanga ssente wabula bwe yakomyewo n’amwegaana. Jackline Nabakka, 35, abadde ku kyeyo mu Oman y’atabuse ne nnyina, Sharon Nanyonga, 56, ow’e ...
Ekitongole ekirwanirira okutaasa obutonde bw'ensi ekimanyiddwa nga National Environment Management Authority (NEMA) kisse omukago ne Yunivasite ye Nkozi mu kaweefube gwe baliko ow’okusimba emiti ...
NNAABAGEREKA Sylivia Nagginda agguddewo ekizimbe omugenda okusomerwa ebya Kompyuta ne Tekinologiya ku ssomero ly'abaana abalina obulemu bw'okuwulira erya Masaka School for the Deaf.
MUKYALA w'omukulembeze w'eggwanga Janet Kataha Museveni atongozza pulogulamu y'okusomesa abavubuka emitwalo 20 nga bano bakubanguka mu tekinologiya (cyber security) .